Zari ayogedde, sijja kukungubagira Ssemwanga.
Zari ayogedde ku kufa kw'eyali omwamiwe Ivan Ssemwanga nategeeza nti yye tagenda kwekubagiza wabula agendanga kujaguza obulamu bwa ssemwanga bwonna. bwamaze ku nsi.
Zari bwabadde ayogerako ku ssimu emukubiddwa ngali mu kathedral e Namirembe nga basabira omwoyo gw'omugenzi ategeezezza nti ebintu ebyenjawulo bye byabawukanya ne Ssemwanga yye nagenda mu maaso n'omusajja omulala ekintu Ssemwanga kyeyamanya kubanga yali amanyi bulungi ki Zari kyasobola okukola era nga naye yali amanyi bulungi Ssemwanga kyeyali tasobola kukola.
Zari ayongeddeko nti Ssemwanga yakimanya era namwesiga nti asobola bulungi okulabirira abaana baabwe nti era ajjakubalabirira okutuusa mukama naye lwalimujjulula.
Wabula bakira Zari ayogera ku ssimu nga abakungubazi bonna bafaayo nnyo okuwulira byayogera ku ssimu.
Bya Nelor

waaaa
ReplyDelete