Zari adduse ku mutanzaniya.
Zari adduse ku mutanzania Diamond Platinum nagenda e South Afria okujjanjaba eyaliko omwamiwe era taata wa baana be abasatu , Ivana Ssemwanga amaze mu kkoma ennaku ssatu mu ddwaliro lya Steve Biko erisangibwa mu kibuga kya Pritoria e South Africa jeyaweereddwa ekitanda okumala ennaku.
Amawulire gano mabi nnyo era nga geerariikirizza abaagalwa nemikwano ja Ivan SSemwanga ol,wembeera jalimu kati.
Obulwadde obuluma Ssemwanga tetusobola kubwogerako nnyo kati okusinziira ku mbeera jalimu naye nga tutegeddeko nti omutima gumuluma nnyo ebitagambika naye Nelor kyetegeddeko nti ali mu kkoma .
Aba famile ya Ssemwanga betwogeddeko nabo basabye abantu bonna bamusabire mukama katonda amussiuuse era nga tukusuubiza okwongera okutegeeza buli kinaaba kizzeeko ku mawulire gano.
Bya Nelor.

Comments
Post a Comment