Big eye Oli mulogo nnyo! Donzella.

Eyali muganzi wa Big Eye Don zella asiikudde fitina bwamulangidde obunaku n'obulogo oluvannyuma lw'okumuweereza card  eraga obuzaale bw'omwana Britton eraga nti omwana ono si wa Big Eye  era namutegeeza nti abaana bonna balina abasatu bamumerica gwali naye kati mu America.

Big eye kati wempandiikidde bino nga takyasobola kwebaka olw'omuliro gw'ebigambo byawulira okuva ewa Donzella era nga mikwano je jimuwadde amagezi akube Donzella mu kkooti  bakebere endaga butonde y'omwana Britton ne Big Eye.

Essaawa yonna bigeye ajjakuba amaze okukunganya  empapula zatwala mu kkooti okuwaayo okusaba kwe.

Naye ekisinga okwewuunyisa lwelutalo lwabano okuba nga lwetabiseemu nebigambo byeddogo nga week ewedde Donzella  ku simu ya Simba  yategeeza nti Big Eye wamu ne nnyina ntino balogo nnyo abaamuloga navaamu olubuto lwa Big Eye olwa balongo ate natakoma okwo nabegaana ku mikutu jamawulire ekyamunyiiza ennyo.

Olutalo lwabano loukyalanda.

NelorBya

Comments

Popular posts from this blog

Omuyimbi Diamond Platinum agenda kujja okuziika Ivan Ssemwanga

Sijja kuziika Ssemwanga. Maama wa Zari