Abawagizi ba Faridah bamutabukidde

Munnamawulire wa NTV Faridah Nakazibwe aswalidde ku mutimbagano gwa internet bakwanobe bwebamwanukudde ku magezi gamaze ebbanga nga abawabula  ngayita mu bigambo byawandiika ebizzaamu abaagalana amaanyi n'okwekuumira ab'emikwano baabwe.
Mikwano ja  Faridah abaasoma naye ku University week ewedde baayanise obuziinabwe mu by'omukwano nebamulangfira okuganzanga abasajja abakulu era nga yeebaka nabawerako  nti obulamu bwe obukadde bwali bubi nnyo ebitagambika.
Faridah  okuva lweyafumbirwa omwamiwe Omar  yakyuka nnyo era nga buli kiwandiiko kyawandiika ku Facebook  kiba kibuulirira n'okuwabula abaagalana.
Ono era mu biwandiiko bye afuba nnyo okulaba ngamanyisa ensi yonna nga bwe yafuna omukwano asinga  nti era yamwerabiza obulamu bwe obukadde.
Bino byebimu ku byatanudde mikwano je ku facebook okumuwemukira nebamugamba nti taddamu bawandiikira ng'alinga abeeragirako nti ali mu mukwano mungi nnyo ne Omar  nti era yye yatuuka  ekintu kyebaamugambye nti apapye nnyo okwesiga omusajja gwatannaba kuweza naye mwaka nga baali balabye bebawasa emyaka nemyaka neaye oluvannyuma nebaawukana.
Ensonda ziraga  nti okwerigomba kwa Faridah Kutandikira ddala mu ssomero ne bu Boyfriends n'omuzeeyi Haji Moses Kigongo okutuukira ddala ku taata wa baana be  paka kati ku Omar.







Comments

Popular posts from this blog

Omuyimbi Diamond Platinum agenda kujja okuziika Ivan Ssemwanga

Sijja kuziika Ssemwanga. Maama wa Zari