Abantu 30 bebakakasiddwa okufa Ebola e DRC
Obulwadde bwa Ebola bwakatta abantu abasoba mu 30 ku muliraano e DRC era nga gov't ya Democratic Republic of Cong yakakakasa abantu 30 abafudde nga abantu amakumi ana 40 bakyali mu malwaliro bakyekebejjebwa oba baakwatiddwa.
Abagabirizi b'obuyambi bali mu keetalo okulaba nga bayambako okutaasa abantu abatannaba kukwatibwa kirwadde kino kinnamutta wamu n'okusomesa abantu abatannaba ku kwatibwa.
Gov't ya Uganda eri mu kutya nti obulwadde buno bwandikwata bannauganda era bannauganda balabuddwa okwewala ebintu ebisasaanya obulwadde buno nga okukwata abantumu ngalo,okulya ennyama etamanyiddwa bulungi jevudde n'okwekenneenya ebyobuyonjo mu maka gabwe.
Ebbola lweyasembayo okujja ku lukalu lwa Africa yatta abantu abasoba mu mutwalo.
Bya Nelor

![]() |
abagabirizi b'obuyambi nga basitudde omulambo gwafudde Ebola |
Gov't ya Uganda eri mu kutya nti obulwadde buno bwandikwata bannauganda era bannauganda balabuddwa okwewala ebintu ebisasaanya obulwadde buno nga okukwata abantumu ngalo,okulya ennyama etamanyiddwa bulungi jevudde n'okwekenneenya ebyobuyonjo mu maka gabwe.
Ebbola lweyasembayo okujja ku lukalu lwa Africa yatta abantu abasoba mu mutwalo.
Bya Nelor
Comments
Post a Comment