"Abaava epatagonia temujja kututegera" Katikiro Mayiga

abantu ekibuzo kyebabadde basinga okwebuza kyekyemyaka 49 eja liizi nga jiwedeko obanga ettaka lino banalibadiza oba lijja kubajibwako.
abamu kubantu ababadde bawanda omuliro mu nkola eno ye minister owaguno naguli Hajji Abdul Naduli, munamawulirfe Tamale mirundi, omubaka omukyala owe kayunga Aida Nantaba, akulira daawa ekibuli Sheik Nuuh Muzaata Batte nabantu abalala.
kati mulukiko lwa buganda olwatudde kubulange olunaku lwegulo bano bona katikiro nga nokutuyana atuyana yabanukudde kunkola eno nga agamba nti bano bagala kutegerera bantu ba Buganda okusinga kabaka ate nga tekisoboka.
Katikiro Mayiga bano yabayise abava epatagonia okujja wano okulemesa enkulakulana ya Buganda kyoka nabasekerera nti buganda teyinza kwesigama kubo abenonyeza ebyabwe.
"omuntu nova epatagonia nojja okutegerera abantu ba buganda? bano bebalemesa ne nenkola eyetoffaali nga abantu bawaayo sente zabwe nga besimidde nze sijja kulya lukwe mukabaka wadde okumutiririra" katikiro bweyategezeza
Bya Nelor
Comments
Post a Comment