Big eye si ggwe taata w'omwana wange. Don Zella
Omumanyifu era omuvujjirizi w'ensimbi mu bivvulu Sheila Don Zella ayatiulidde eyaliko muganziwe omuyimbi Ibraim Mayanja ak Big Eye nti si ye taata w'omwanawe Britton Mayanja.
Kino kiddiridde jebuvuddeko omuyimbi Big Eye okuwandiika ku mukutu gwa Facebook mun geri y'okukolimira DonZella olw'okumugaana okulaba kumwanawe Britton ku lunaku lwamazaa;libwage.
Don Zella ali mu USA essaawa eno yawandiise ku mukutu gwegiumu namuddamu nti omwana gwayagala okujaguliza amazaalibwa si ye taatawe era namuweereza kaadi y'obuzaale bwa Briton nga eriko James MathewJuntune nga taata wa Britton ekintu kyeyagambye nti osanga kyekinamukakkanya nakomya okulowooza nti ono omwana wuwe.
Bya Nelor

Comments
Post a Comment