Museveni alagidde essimu ezasalibwako mkuzizzeeko.
omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museveni Yalagidde okuwandiisa amasimu kw'ongezebweyo okutuusa nga ennaku z'omwezi 30 /07/2017.
Museveni okuwa ekiragiro kino Yabadde mu lukiiko lwa banna NRM olwatudde myu maka g'obwa presdent e Ntebe nategeeza nti ekitongole ekivunaanyizibwa ku byempuliziganya kiteekeddwa okuzaako layini zabo ezaasaliddwako nga tezinnaba kuwandiisibwa.
Museveni asabye bannauganda okutwala ensonga eno nga nkulu nnyo era buli om yewandiise ng'ennaku z'omwezi 30/07/2017 terunnatuuka.
Bya Nelor.

Comments
Post a Comment