Pastor Ngabo atabuse ne mukyala we

Omusumba David happy Ngabo eyayatikirira enyo nga mukusabira Dr. Kizza Besigye ne kibiina kya FDC mukusaba kwebategeka okusabira egwanga okwaberanga ku kitebe kyekibiina emyezi ejiyise kigambibwa nti yakyankalanye nemukyalawe.

Amawulire agava munsonda enekusifu galaga nti pastor ngabo ali mukugugulana nemukyalawe saako omwana nga entabwe eva kuttaka.

ettaka elyogerwako lili kuluguddo lwe'entebe era kigambibwa nti mukyala wa pastor yalitunda nga tebamutegezezako ekyamutabudde bwatyo nasitula oluyombo nokusika omugwa.

Pastor Ngabo agamba nti si mwetegefu kutunda ttaka lye era yena analigula ajja kuba aguze mpewo.

Bya Nelor

Comments

Popular posts from this blog

Omuyimbi Diamond Platinum agenda kujja okuziika Ivan Ssemwanga

Sijja kuziika Ssemwanga. Maama wa Zari