Chameleon ajereze Lutalo, toli size yange.


Omuyimbi Dr.. Jose Chameleon ayanukudde abantu ababadde bagezaako okumussa ku minzzani emu nabayimbi abato okuli David Lutalo ne Eddy Kenzo mu kisaawe ky'okuyimba.
Chameleon bwabadde akyaziddwa mu nnamawulire Kasuku owa "programme" ya talk and talk show abuuziddwa ku ngeri jeyerabamu ennaku zino nawa abawagizibe webatandise okumulabira nategeeza nti yye akyali wa maanyi ddala  nga naabo ababadde bamugeraageranya nabayimbi abato ku yye  bakyamu  nga ku mulundi guno yeeyise Mpologoma nti David Lutalo amulaba nga kapa
Chameleon ayongeddeko nti  David Lutalo muyimbi mulungi naye tannaba kutuuka wali nti mpozzi yegeraageranye naba good life nti era takkiriza abantu okumubuzaabuza nti atuuse ku ddaala lye  kubanga yye Mpologoma mu kisaawe ky'okuyimba.
Bya Nelor

Comments

Popular posts from this blog

Omuyimbi Diamond Platinum agenda kujja okuziika Ivan Ssemwanga

Sijja kuziika Ssemwanga. Maama wa Zari