Abadde okimanyi nti sikyangu kukolera mukwano mu Nnyonyi
Okukola omukwano ng'oli ku lugendo lwenyonyi sikyangu kubanga obusenge bw'ennyonyi wabeerawo abantu bangi ababukozesa ate nga newankubadde enyonyi buli muntu abeera kululwe
Wabula sikyangu kumanya muntu ki anaazukuka nakusanga nga okola omukwano nemunno.
tosobola kweggalira mu busenge bwannyonyi kukola mukwano nemuno naddala abakozesa ebifo by'olukale kubanga nebwemwesibirayo abantu balowooza nti waliwo ekitali kituufu nebayita abebyokwerinda olaba bwebakusanga nga tonnamala kazanyo.
Singa osiba omutima okukolera omukwano mu kasirise ng'olimunyonyi era oyinza obutasobola kuziyiza mazzi agava mu muno mpozi nobuyimba bwomukwano bwemuyinza okweyimbira nga omukwano gugenda mu maaso.
Okusinziira ku kunoonyereza okwakolebwa omukutu gwamawulire ogwa US.Jetcost.com, abantu bangi bwebaba banaatambulira ku nnyonyi basooka ku woteeli zokubisaawe nebakola omukwano olwo nebeyunira olugendo.
Okunonyereza kuno kwakolebwa kubantu 4,915 nga kwalaga nti abantu 8% bebagezaako okukolera omukwano ku nnyonyi nga bano oluusi babeera batandika butandisi olugendo lwomukwano, abamu bakozesa engalo okwematiza nabandi babera mu mukwano buli muntu gwakola.
Omuntu okukola omukwano nga tanalinnya ku nnyonyi kikwetagisa essaawa ssatu nga tanalinya nnyonyi nga obudde obwo abantu mwe betegekeramu okulinnya ennyonyi nga abamu babeera basoma butabo, okugula ebintu nokunyumyamu nemikwano ate abandi nga bakola mukwano( sex)
Bya Nelor
Comments
Post a Comment