8 bafiridde mu kabenje k'ennyonyi


Abantu 8 bafiiridde mukabenje kennyonyi mu gwanga elya Cuba

akabenje kano kakoledwa ennyonyi ya amajje nga eno egudde killometre 80 okuva mu nsozi ze  Loma pimietain eziri mubukika kkono bwekibuga ekikulu Havan .

Ekiviirideko ennyonyi eno okugwa tekinategerekeka kyoka gavumenti esindise abakugu okutandika okunonyereza  .

obubenje bwenyonyi mugwanga lino buzze buberawo nga nakasembayo kaliwo mumwaka gwa 2014 nga muno abantu 68 bebaafa.

Bya Nelor

Comments

Popular posts from this blog

Omuyimbi Diamond Platinum agenda kujja okuziika Ivan Ssemwanga

Sijja kuziika Ssemwanga. Maama wa Zari