Abatema ennyama balabuddwa.Mwongere ku mutindo.
![]() |
Ennyama ng'eri ku mu daala |
Mayindo okulabula kuno yakukoledde Wandegeya ku mukolo gw'ekibiina ekigatta abakinjaaji bonna mu ggwanga KABUTA nga gubaddeko abakulu ab'enjawulo wamu n'akulira omutindo okuva mu poliisi Grace Akura.
Mayindo era aweze okukuba abakinjaaji abatuda ennyama etatuukana namutindo mu mbuga z'
amateeka.
Haji Musa Ssennabulya ono nga yakulira ekibiina kino ekya KABUTA ekigatta abakinjaaji bonna mu Kampala ategeezezza nti ebigendererwa by'ekibiina kino kwekulkaba nga bakuumira omulimu guno ku mutindo ate nga bafufuggaza abo bonna abalina ebigendererwa eby'okugutattanya.
Okunoonyereza kulaga nti omukinjaaji omu ayinza okuliisa abantu abasoba mu 50 olunaku nga bwaba tagenderedde bya buyonjo asobolera ddala okulwaza abawerako.
Comments
Post a Comment